2 Timothy 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye tebajja kutuuka wala, kubanga obusiru bwabwe bujja kweraga abantu bonna, nga bwe kyali ku bali ababiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka tebaliiko gye balaga, kubanga obusirusiru bwabwe bujja kumanyibwa abantu bonna, ng’obwa abasajja abo bwe bwamanyibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tebalyeyongera wala nnyo, kubanga obusirusiru bwabwe bulitegeererwa ddala abantu bonna, era ng'obwa bali bwe bwategeerebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye tebalina gye balaga, kubanga obusirusiru bwabwe bujja kumanyibwa abantu bonna, ng'obwa Yane ne Yambure bwe bwamanyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tebalyeyongerako kuyitirira: kubanga obusirusiru bwabwe bulitegeererwa ddala abantu bonna, era ng'obwa bali bwe bwali.