2 Timothy 4:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Dema, olw'okwagala ensi eno, yanjabulira n'alaga e Tessalonika, ye Kuresike n'agenda e Galasiya, ate Tito e Dalumatiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Dema yandekawo ng’ayagala omulembe gwa kaakano, n’agenda e Sessaloniika. Kulesuke yagenda Ggalatiya ne Tito n’agenda e Dalumatiya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga Dema yandekawo, ng'ayagala eby'ensi eno, n'agenda e Ssessaloniika; Kulesuke n'agenda e Ggalatiya, ne Tito n'agenda e Dalumatiya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Dema yandekawo ng'ayagala eby'oku nsi kuno, n'agenda e Tessalonika. Kuresike yagenda Galatiya, ne Tito n'agenda e Dalumatiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga Dema yandekawo, ng'ayagala emirembe egya kaakano, n'agenda e Ssessaloniika; Kulesuke e Ggalatiya, Tito e Dalumatiya.