2 Timothy 4:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Luka yekka y'ali nange; ddira Mariko ojje naye, kubanga angasa nnyo mu kuweereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lukka yekka y’ali nange. Ggyayo Makko omuleete, kubanga annyamba nnyo mu buweereza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lukka ye ali awamu nange yekka. Laba Makko, mujje naye; kubanga angasa olw'okuweereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lukka yekka ye ali nange. Ggyayo Mariko omuleete, kubanga annyamba nnyo ku mulimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lukka ye ali awamu nange yekka. Twala Makko, omuleete wamu naawe; kubanga angasa olw'okuweereza.