2 Timothy 4:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe mwegendereze, kubanga awakanya nnyo bye twogera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naawe mwekuume, kubanga yawakanya nnyo ebigambo byaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo naawe omwekuumanga; kubanga yaziyiza nnyo ebigambo byaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naawe mwekuume, kubanga yawakanya nnyo ebigambo byaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oyo naawe omwekuumanga; kubanga yaziyiza nnyo ebigambo byaffe.