Acts 1:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Tewofilo, mu kitabo ekyasooka nayogera ku byonna Yezu bye yatandika okukola n'okuyigiriza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kitabo ekyasooka, munnange Teefiro, nakutegeeza ebintu byonna okuva Yesu lwe yatandika okukola emirimu gye n’okuyigiriza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kitabo ekyasooka, munnange Teefiro, n'awandiika ku ebyo byonna Yesu bye yasooka okukola n'okuyigiriza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munnange Tewofilo, mu kitabo kyange ekisooka nawandiika ku ebyo Yesu bye yakola ne bye yayigiriza, okuva lwe yatandika okukola omulimu gwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekitabo eky'olubereberye nnakikola, munnange Teefiro, ekya byonna Yesu bye yasooka okukola n'okuyigiriza,