Acts 1:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne babagamba nti: “Abasajja Abagalilaaya, ekibayimirizza wano nga mutunuulidde waggulu kiki? Yezu ono abaggyiddwako n'atwalibwa mu ggulu, bw'alijja bw'atyo nga bwe mumulabye ng'agenda mu ggulu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne boogera nti, “Abasajja Abagaliraaya, lwaki muyimiridde wano nga mutunula waggulu mu ggulu? Yesu oyo abaggiddwako n’atwalibwa mu ggulu, agenda kukomawo mu ngeri y’emu nga bwe mumulabye ng’agenda mu ggulu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaayogera nti, “ Abantu b'e Ggaliraaya kiki ekibayimiriza nga mutunuula mu ggulu? Oyo Yesu abaggiddwako okutwalibwa mu ggulu alijja bw'atyo nga bwe mumulabye ng'agenda mu ggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja abo ne babuuza abatume nti: “Abasajja ab'e Galilaaya, lwaki muyimiridde nga mutunuulira waggulu? Oyo Yesu abaggyiddwako n'atwalibwa mu ggulu, alikomawo bw'atyo nga bwe mumulabye ng'agenda mu ggulu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaayogera nti Abantu b’e Ggaliraaya kiki ekibayimiriza nga mutunuulira mu ggulu? Oyo Yesu abaggiddwako okutwalibwa mu ggulu alijja bw'atyo nga bwe mumulabye ng'agenda mu ggulu.