Acts 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo bonna n'omutima gumu ne bessa mu kwegayirira, awamu n'abakazi ne Mariya nnyina Yezu ne baganda be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo bonna ne beeweerayo ddala n’omutima gumu okusaba wamu n’abakazi ne Maliyamu nnyina Yesu ne baganda ba Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo bonna baali nga banyiikira n'omwoyo gumu mu kusaba, wamu n'abakazi ne Malyamu nnyina Yesu, ne baganda be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo bonna, era n'abakazi omwali Mariya nnyina Yesu ne baganda ba Yesu, ne beemaliranga ku kusinza Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo bonna baali nga banyiikira n'omwoyo gumu mu kusaba, wamu n'abakazi ne Malyamu nnyina Yesu, ne baganda be.