Acts 1:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali amaze okubalirwa mu ffe, ng'agabanye n'ekitundu ku mulimu guno.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda yali omu ku ffe, era n’aweebwa omugabo gw’obuweereza buno.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga yabalirwa wamu naffe, n'aweebwa omugabo gw'okuweereza kuno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda oyo yali omu ku ffe, kubanga yalondebwa okukola omulimu awamu naffe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga yabalirwa wamu naffe, n'aweebwa omugabo gw'okuweereza kuno.