Acts 1:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti kyawandiikibwa mu Kitabo kya Zabbuli nti: “ ‘Ekisulo kye kifuuke matongo, wabulewo akisulamu;’ era nti: “ ‘n'omulimu gwe omulala agutwale.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kubanga kyawandiikibwa mu Zabbuli nti, “ ‘Ekibanja kye kizike, so kireme okubeerangamu omuntu.’ ‘N’obuvunaanyizibwa bwe buweebwe omulala.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kyawandiikibwa mu kitabo kya Zabbuli nti,” “ ‘Ekibanja kye kizike, So kireme okubeerangamu omuntu: era nti Obukulu bwe buweebwe omulala.’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu kitabo kya Zabbuli kyawandiikibwa nti: ‘Ennyumba ye ebeere kifulukwa, ekibanja kye kibeere matongo.’ Era nti: ‘Obukulu bwe buweebwe omulala.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kyawandiikibwa mu kitabo kya Zabbuli nti Ekibanja kye kizike, So kireme okubeerangamu omuntu: era nti Obukulu bwe buweebwe omulala.