Acts 1:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
atwale ekifo ky'omulimu n'obutume Yuda kye yaleka amale agende mu kifo kye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okubeera mu baweereza buno n’okubeera omutume mu kifo kya Yuda eyatwawukanako n’alaga mu kifo kye ekimusaanira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
aweebwe ekifo ky'okuweereza okwo n'obutume, Yuda bwe yasuula n'agenda mu kifo kye ye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
aweebwe ekifo mu mulimu gw'obutume, Yuda kye yaleka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
aweebwe ekifo ky'okuweereza okwo n'obutume, Yuda bwe yasubwa agende mu kifo kye ye.