Acts 1:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne babakubako akalulu; akalulu ne kagwa ku Matiya, n'abalirwa mu Batume ekkumi n'omu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma ne bakuba akalulu, ne kagwa ku Matiya, n’agattibwa ku batume ekkumi n’omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne babakubira akalulu; akalulu ne kagwa ku Matiya, n'abalirwa wamu n'abatume ekkumi n'omu (11).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bakuba akalulu, ne kalonda Matiya, n'abalirwa ku batume ekkumi n'omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne babakubira obululu; akalulu ne kagwa ku Matiya; n’abalirwa wamu n'abatume ekkumi n'omu.