Acts 1:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ye Yowanna yabatizanga na mazzi, naye mmwe oluvannyuma lw'ennaku ezitali nnyingi mujja kubatizibwa mu Mwoyo Mutuukirivu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Yokaana yabatiza na mazzi, naye mmwe mujja kubatizibwa na Mwoyo Mutukuvu mu nnaku si nnyingi.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ kubanga Yokaana yabatiza n'amazzi; naye mmwe mulibatizibwa n'Omwoyo Omutukuvu mu nnaku si nnyingi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowanne yabatiza na mazzi, kyokka mmwe mu nnaku ntono, mulibatizibwa na Mwoyo Mutuukirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga Yokaana yabatiza n'amazzi; naye mmwe mulibatizibwa n'Omwoyo Omutukuvu mu nnaku si nnyingi.