Acts 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali bakuŋŋaanye, kwe kumubuuza nti: “Mukama, kazzi mu bbanga eryo mw'oliddizaawo obwakabaka bwa Yisirayeli?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baali bakuŋŋaanye ne bamubuuza nti, “Mukama waffe, mu kiseera kino mw’onooddizaawo obwakabaka bwa Isirayiri?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baakuŋŋaana ne bamubuuza nga bagamba nti, “ Mukama waffe, mu biro bino mw'onookomezaawo obwakabaka eri Isiraeri?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abatume bwe baakuŋŋaana, ne babuuza Yesu nti: “Mukama waffe, mu kiseera kino mw'onoddizaawo obwakabaka bwa Yisirayeli?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baakuŋŋaana ne bamubuuza nga bagamba nti Mukama waffe, mu biro bino mw'onookomezaawo obwakabaka eri Isiraeri?