Acts 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno kati tuma abasajja mu Yoppa, oyite Simoni ayitibwa Petero,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno, tuma basajja bo e Yopa bakimeyo omuntu erinnya lye Simooni era ayitibwa Peetero ajje akukyalire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kaakano tuma abantu e Yopa, oyiteyo omuntu Simooni, erinnya lye eryokubiri Peetero:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano tuma abasajja e Yoppa, baleete omuntu ayitibwa Simooni Peetero,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kaakano tuma abantu e Yopa, oyiteyo omuntu Simooni, erinnya lye ery'okubiri Peetero: