Acts 10:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
asula wa Simoni omuwazi w'amaliba, ennyumba ye eri kumpi n'ennyanja.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abeera wa Simooni omuwazi w’amaliba, era enju ye eri ku lubalama lw’ennyanja.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
oyo yakyazibwa omuntu Simooni, omuwazi w'amaliba, n'ennyumba ye eri ku lubalama lw'ennyanja.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
asula ewa Simooni omuwazi w'amaliba, nnannyini nnyumba eri okumpi n'ennyanja.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oyo yakyazibwa omuntu Simooni, omuwazi w'amaliba, n'ennyumba ye eriraanye ku nnyanja.