Acts 11:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abatume n'abooluganda abaali mu Buyudaaya ne bawulira nga n'ab'amawanga bakkirizza ekigambo kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abatume n’abooluganda abaali mu Buyudaaya mwonna ne bawulira nti n’Abamawanga bakkiriza ekigambo kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatume n'ab'oluganda abaali mu Buyudaaya ne bawulira nga ab'amawanga nabo bakkirizza ekigambo kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abatume n'abooluganda abaali mu Buyudaaya, ne bawulira nga n'ab'amawanga amalala bakkirizza ekigambo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatume n'ab'oluganda abaali mu Buyudaaya ne bawulira ng'amawanga nabo bakkirizza ekigambo kya Katonda.