Acts 11:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe natandika okwogera Mwoyo Mutuukirivu n'akka ku bo nga bwe yakka ku ffe mu masooka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo bwe nnali nga nakatandika okubabuulira Enjiri, Mwoyo Mutukuvu n’abakkako nga naffe bwe yatukkako ku kusookera ddala!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnali kye njije ntandike okwogera, Omwoyo Omutukuvu n'abagwako era nga bwe yasookera ku ffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo bwe natandika okwogera, Mwoyo Mutuukirivu n'abakkako nga bwe yakka ku ffe ku ntandikwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnali kye njije ntanule okwogera, Omwoyo Omutukuvu n'abagwako era nga bwe yasookera ku ffe.