Acts 11:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero bwe yayambuka e Yeruzaalemu, abaali batayiriddwa ne bamulumba
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero bwe yakomawo mu Yerusaalemi, abakomole ne bamunenya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero bwe yayambuka e Yerusaalemi, bali abakomole ne bawakana naye
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero bwe yayambuka e Yerusaalemu, abo abaali baagala ab'amawanga amalala bakomolebwe, ne bamunenya nga bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Peetero bwe yayambuka e Yerusaalemi, bali abakomole ne bawakana naye