Acts 11:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'omukono gw'Omukama gwali nabo; omuwendo munene ogw'abakkiriza ne badda eri Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omukono gwa Mukama ne gubeera wamu nabo, Abaamawanga bangi ne bakkiriza ne bakyuka okudda eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omukono gwa Mukama waffe gwali nabo: ekibiina kinene eky'abakkiriza ne bakyukira Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi ga Mukama gaali nabo, era abantu bangi ne bakkiriza, ne badda eri Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukono gwa Mukama waffe gwali nabo: ekibiina kinene eky'abakkiriza ne bakyukira Mukama waffe.