Acts 11:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yali muntu mulungi, ng'ajjudde Mwoyo Mutuukirivu n'okukkiriza. Ekibiina kinene ne kyegatta ku Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balunabba yali muntu wa kisa ng’ajjudde Mwoyo Mutukuvu n’okukkiriza, abantu bangi ne basenga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yali muntu mulungi, n'ajjula Omwoyo Omutukuvu n'okukkiriza. Ekibiina kinene ne kireetebwa eri Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Barunaba oyo, yali muntu mulungi, ng'ajjudde Mwoyo Mutuukirivu n'okukkiriza. Abantu bangi ne bakkiriza, ne basenga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga yali muntu mulungi, n'ajjula Omwoyo Omutukuvu n'okukkiriza. Ekibiina kinene ne kireetebwa eri Mukama waffe.