Acts 11:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Barunaba n'agenda e Taruso okunoonya Sawulo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma lw’ebyo Balunabba n’alaga e Taluso okunoonya Sawulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'avaayo okugenda e Taluso okunoonya Sawulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma Barunaba n'agenda e Taruso okunoonya Sawulo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'avaayo okugenda e Taluso okunoonya Sawulo: