Acts 11:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa ne bateesa buli omu okusinziira ku busobozi bwe adduukirire abooluganda mu Buyudaaya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abayigirizwa ne bamalirira okuweereza obuyambi eri abooluganda abaali mu Buyudaaya, buli muntu nga yeesonda nga bwe yasobola,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa, buli muntu nga bwe yalina ebintu, ne bateesa okuweereza ab'oluganda abaali batuula e Buyudaaya:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa ne basalawo, buli omu aweeyo nga bw'asobola, baweereze obuyambi eri abooluganda abali mu Buyudaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigirizwa, buli muntu nga bwe yalina ebintu, ne bateesa okuweereza ab'oluganda abaali batuula e Buyudaaya: