Acts 11:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bagamba nti: “Wagendera ki mu bantu abatali batayirire n'okulya n'olya nabo?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bagamba nti, “Lwaki wakyalira Abaamawanga abatali bakomole n’oyingira ne mu nnyumba n’olya nabo?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bagamba nti, “Lwaki wagenda mu bantu abatali bakomole n'olya nabo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wakyalira ab'amawanga amalala abatali bakomole, n'okulya n'olya nabo!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bagamba nti Wagenda mu bantu abatali bakomole n'olya nabo.