Acts 11:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'atandika okubannyonnyola kinnakimu, n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero n’abannyonnyola byonna ng’agamba
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero n'atandika okubannyonnyola kinnakimu ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero n'abannyonnyola byonna ebyabaawo nga bwe byaddiriŋŋana, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'atanula n'abannyonnyola kinnakimu ng'agamba nti