Acts 12:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde obwo, kabaka Erode n'akwata abamu mu Ekleziya, n'ababonyaabonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu biro ebyo Kabaka Kerode n’atandika okuyigganya abamu ku bakkiriza ab’omu Kkanisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu biro ebyo kabaka Kerode n'atandika okuyigganya abamu ab'omu kkanisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, kabaka Herode n'atandika okuyigganya abamu ku b'ekibiina ky'abakkiriza Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu biro ebyo kabaka Kerode n'agolola emikono okukola obubi abamu ab'omu kkanisa.