Acts 12:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yakonkona ku luggi olw'emiryango, omuwala, erinnya lye Roda, n'ajja ayanukule.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Peetero n’akonkona ku luggi olunene olw’ebweru, omuwala omuweereza erinnya lye Looda n’ajja okuggulawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Peetero bwe yakonkona ku luggi olw'omu mulyango omuzaana n'ajja okuyitaba, erinnya lye Looda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero bwe yakonkona ku luggi olw'emiryango, omuwala omuweereza erinnya lye Rooda, n'ajja alabe akonkona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Peetero bwe yakonkona ku luggi olw'omu mulyango omuzaana n'ajja okuyitaba, erinnya lye Looda.