Acts 12:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna ne bamugamba nti “Olaluse?” Ye n'akalambira nti bwe kiri. Bo ne bagamba nti: “Oyo malayika we.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaali mu nju ne bamuddamu nti, “Oguddemu akazoole.” Naye ne yeyongera okulumiriza nti ky’agamba bwe kiri. Ne bagamba nti, “Oyo malayika we.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamugamba nti, “ Olaluse.” Naye n'akaliriza nti Weewaawo. Ne bagamba nti Ye malayika we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo ne bamugamba nti: “Olaluse?” Ye n'akakasa nti ky'agamba kya mazima. Ne bagamba nti: “Oyo malayika we.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamha nti Olaluse. Naye n'akaliriza nti Weewaawo. Ne bagamba nti Ye malayika we.