Acts 12:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero ye n'ayongera okukonkona. Bwe baggulawo, ne bamulaba, ne bawuniikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero n’ayongera okukonkona. Oluvannyuma ne bagenda ne baggulawo oluggi, ne bamulaba. Ne basamaalirira nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero ne yeeyongera okukonkona: awo bwe baggulawo ne bamulaba ne basamaalirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Peetero ne yeeyongera okukonkona. Bwe baggulawo ne bamulaba, ne basamaalirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero ne yeeyongera okukonkona: awo bwe baggulawo ne bamulaba ne basamaalirira.