Acts 13:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Owessaza bwe yalaba ekyali kikoleddwa, n'awuniikirira olw'enjigiriza y'Omukama, n'akkiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo gavana bwe yalaba ebibaddewo, n’akkiriza, era n’awuniikirira nnyo olw’okuyigiriza kw’ekigambo kya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo owessaza bwe yalaba bwe kibadde n'akkiriza nga yeewuunya nnyo okuyigiriza kwa Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omufuzi bwe yalaba ebibaddewo, n'akkiriza, nga yeewuunya nnyo okuyigiriza okufa ku Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo owessaza bwe yalaba bwe kibadde n'akkiriza nga yeewuunya nnyo okuyigiriza kwa Mukama waffe.