Acts 13:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pawulo n'asituka n'abawenyaako n'omukono, n'abagamba nti: “Mmwe abasajja Abayisirayeli, mmwe abatya Katonda, muwulire;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Pawulo n’ayimuka, n’abawenya n’ayogera nti, “Abasajja Abayisirayiri, nammwe abatya Katonda, muwulirize!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Pawulo n'ayimirira n'abawenya n'omukono n'agamba nti: “Abasajja Abaisiraeri, nammwe abatya Katonda, muwulire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo bwe yasituka n'abawenya n'omukono, n'agamba nti: “Mmwe Abayisirayeli, nammwe abalala abassaamu Katonda ekitiibwa, muwulire.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Pawulo n'ayimirira n'abawenya n'omukono n'agamba nti Abasajja Abaisiraeri, nammwe abatya Katonda, muwulire.
Recommended Reading