Acts 13:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate oluvannyuma ne basaba kabaka, Katonda n'abawa Sawulo mutabani wa Kiisi, omusajja ow'omu kika kya Benyamiini okumala emyaka amakumi ana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu ne basaba bafugibwe kabaka. Katonda n’abawa Sawulo mutabani wa Kiisi, ow’omu kika kya Benyamini, n’afugira emyaka amakumi ana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oluvannyuma ne baagala kabaka; Katonda n'abawa Sawulo omwana wa Kiisi wa mu kika kya Benyamini, n'amala emyaka ana (40).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe baasaba okuweebwa kabaka, Katonda n'abawa Sawulo, omwana wa Kiisi, ow'omu Kika kya Benyamiini, n'abafugira emyaka amakumi ana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma ne baagala kabaka; Katonda n'abawa Sawulo omwana wa Kiisi wa mu kika kya Benyamini, n'amala emyaka amakumi ana.