Acts 13:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baamala okutuukiriza byonna ebyamuwandiikibwako, ne bamuwanula ku muti, ne bamussa mu ntaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baamala okutuukiriza byonna ebyamuwandiikwako, n’awanulwayo ku musaalaba n’agalamizibwa mu ntaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baamala okutuukiriza byonna ebyamuwandiikwako ne bamuwanula ku muti ne bamuteeka mu ntaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe baamala okutuukiriza ebyawandiikibwa byonna ebimwogerako, ne bamuwanula ku musaalaba, ne bamuteeka mu ntaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baamala okutuukiriza byonna ebyamuwandiikwako ne bamuwanula ku muti ne bamuteeka mu ntaana.