Acts 13:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era kyava agamba awalala nti: “ ‘N'omutuukirivu wo tolimuleka kuvunda.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu kyawandiikibwa ekirala agamba nti, “ ‘Toliganya Mutukuvu wo kuvunda.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yayogera ne mu Zabbuli endala nti, “‘Toliwaayo Mutukuvu wo okuvunda.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne mu Zabbuli endala agamba nti: ‘Tolireka mutukuvu wo kuvunda.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yayogera ne mu Zabbuli endala nti Toliwaayo Mutukuvu wo okuvunda.