Acts 13:39 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu ye buli akkiriza asumululwa mu byonna bye mwali mutasobola kusumululwamu tteeka lya Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli amukkiriza n’amwesiga aggyibwako omusango gw’ekibi, n’aweebwa obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
byonna bye mutandiyinzizza kuggibwako mu mateeka ga Musa, ku bw'oyo buli akkiriza abiggibwako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era byonna bye mutaayinza kuggyibwako mu mateeka ga Musa, buli akkiriza Yesu bimuggyibwako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
byonna bye mutandiyinzizza kuggibwako mu mateeka ga Musa, ku bw'oyo buli akkiriza abiggibwako.