Acts 13:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baafuluma, abantu ne babeegayirira ebigambo ebyo bibabuulirwe ne ku Sabbaato eddirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Pawulo ne Balunabba bwe baali bafuluma mu kkuŋŋaaniro, abantu ne babasaba bakomewo ku Ssabbiiti eddirira bongere okubabuulira ku bigambo ebyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baafuluma ne babeegayirira okubabuulira ebigambo bino ku ssabbiiti eyokubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pawulo ne Barunaba bwe baali bafuluma mu kkuŋŋaaniro, abantu ne babasaba beeyongere okubategeeza ebigambo ebyo ku Sabbaato eddirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baafuluma ne babeegayirira okubabuulira ebigambo bino ku ssabbiiti ey'okubiri.