Acts 13:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku Sabbaato eyaddirira kyenkana ekibuga kyonna ne kikuŋŋaana okuwulira ekigambo kya Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku Ssabbiiti eyaddirira kumpi buli muntu eyali mu kibuga n’ajja okuwulira ekigambo kya Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ku ssabbiiti eyokubiri ne bakuŋŋaana kumpi kibuga kyonna okuwulira ekigambo kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku Sabbaato eyaddirira, kumpi buli muntu eyali mu kibuga n'ajja okuwulira ekigambo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ku ssabbiiti ey'okubiri ne bakuŋŋaana nga kibuga kyonna okuwulira ekigambo kya Katonda.