Acts 13:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Sawulo, era ayitibwa Pawulo, n'ajjula Mwoyo Mutuukirivu, n'amwekaliriza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Sawulo, era ng’ayitibwa Pawulo, n’ajjuzibwa Mwoyo Mutukuvu, n’atunuulira Eruma enkaliriza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Sawulo, era ye Pawulo, bwe yajjula Omwoyo Omutukuvu, bwe yamwekaliriza amaaso,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Sawulo, era amanyiddwa nga Pawulo, n'ajjula Mwoyo Mutuukirivu, n'asimba Eluma amaaso,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Sawulo, era ye Pawulo, bwe yajjula Omwoyo Omutukuvu, bwe yamwekaliriza amaaso,