Acts 14:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo mu mirembe egy'edda yakkiriza amawanga gonna okukwata amakubo gaago ku bwago,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mirembe egyayita yaleka amawanga gonna okukwata amakubo ge baayagalanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mu mirembe egyayita yaleka amawanga gonna okutambuliranga mu makubo gaago:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mu mirembe egyayita, Katonda yaleka abantu bonna ne bayisa nga bwe baayagalanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu mirembe egyayita yaleka amawanga gonna okutambuliranga mu makubo gaago: