Acts 14:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ebigambo ebyo baalemererwa watono okuziyiza ekibiina okubatambirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde baabategeeza bwe batyo, naye era katono balemwe okuziyiza ebibiina okubawa ssaddaaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baayogera ebyo, ne baziyiza ebibiina lwa mpaka okubawa ssaddaaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde baayogera ebyo, era kata balemwe okuziyiza abantu okubatambirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baayogera ebyo, ne baziyiza ebibiina lwa mpaka okubawa ssaddaaka.