Acts 14:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baamala okuyigiriza ekigambo ky'Omukama e Peruga, ne baserengeta mu Attaliya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bwe baamala okubuulira ebigambo mu Peruga, ne beeyongerayo mu Ataliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baamala okubuulira ekigambo mu Peruga ne baserengeta mu Ataliya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bategeeza abantu ekigambo kya Katonda mu Peruga, ne baserengeta mu Ataliya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baamala okubuulira ekigambo mu Peruga ne baserengeta mu Ataliya;