Acts 14:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne bamalawo akabanga akawera nga bali n'abayigirizwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne babeera eyo ne bamalayo ebbanga ggwanvu nga bali n’abayigirizwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamalayo ebiro bingi wamu n'abayigirizwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamalayo ebbanga ddene nga bali n'abayigirizwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamalayo ebiro bingi wamu n'abayigirizwa.