Acts 14:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka abantu ab'omu kibuga ne beesalamu, abamu ne beekubira eri Abayudaaya, ate abalala eri Abatume.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekibiina ky’abantu mu kibuga ne kyawukanamu abamu ne bagoberera Abayudaaya n’abalala ne bakkiriza abatume.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ekibiina eky'omu kibuga ne kyawukanamu; abamu ne babeera ku ludda lw'Abayudaaya abamu ku ludda lw'abatume.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu b'omu kibuga ne beesalamu, abamu ne babeera ku ludda lw'Abayudaaya, abalala ne babeera ku ludda lw'abatume.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ekibiina eky'omu kibuga ne kyawukanamu; abamu ne babeera ku ludda lw'Abayudaaya abamu ku ludda lw'abatume.