Acts 14:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe bakitegeera, ne baddukira e Lisitura n'e Derube, ebibuga eby'omu Likawoniya, ne mu kitundu ekiriraanyeewo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Pawulo ne Balunabba olukwe ne baluggukamu ne baddukira mu bibuga ebya Lukawoniya ne Lusitula ne Derube, ne mu bitundu ebiriraanyeewo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe baategeera ne baddukira mu bibuga eby'e Lukaoniya, Lusitula ne Derube n'ensi eriraanyeewo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo bwe baakitegeera, ne baddukira mu Lisitura ne Derube, ebibuga by'e Likawooniya, ne mu bitundu ebibiriraanye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe baategeera ne baddukira mu bibuga eby'e Lukaoniya, Lusitula ne Derube n'ensi eriraanyeewo: