Acts 14:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'awuliriza Pawulo ng'ayigiriza; Pawulo n'amwekaliriza, bwe yalaba ng'alina okukkiriza okuyinza okumuwonya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’atuula awo ng’awuliriza Pawulo bye yali ayogera. Pawulo n’amwekaliriza amaaso n’alaba ng’alina okukkiriza okuwonyezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo n'awulira Pawulo ng'ayogera: naye n'amwekaliriza amaaso n'alaba ng'alina okukkiriza okulokoka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'awulira Pawulo by'ayogera. Pawulo bwe yamutunuulira n'alaba ng'akkiriza ng'ayinza okuwonyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo n'awulira Pawulo ng'ayogera: naye n'amwekaliriza amaaso n'alaba ng'alina okukkiriza okulokoka,