Acts 15:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'eneema ya Yezu tukkiriza nga tulirokoka nga nabo bwe balirokoka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tukkiriza nti tulokolebwa lwa kisa kya Mukama waffe Yesu, era n’abamawanga bwe batyo bwe balokolebwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tukkiriza okulokolebwa lwa kisa kya Mukama waffe Yesu, era nabo bwe batyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula tukkiriza nti tulokolebwa lwa kisa kya Mukama Yesu, era nabo bwe batyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tukkiriza okulokolebwa lwa kisa kya Mukama waffe Yesu, era nabo bwe batyo.