Acts 15:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baasirissa ebyo, Yakobo n'addamu, n'agamba nti: “Basajja abooluganda, mumpulire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baamala okwogera, Yakobo n’agamba nti, “Abasajja abooluganda, mumpulirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo bwe baamala okusirika Yakobo n'addamu ng'agamba nti: “Abasajja ab'oluganda, mumpulire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baamala okwogera, Yakobo n'agamba nti: “Abooluganda, mumpulirize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo bwe baamala okusirika Yakobo n'addamu ng'agamba nti Abasajja ab'oluganda, mumpulire.