Acts 15:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuva ddi na ddi ategeeza bino.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo bw’ayogera Mukama, alaga entegeka ye okuviira ddala ku ntandikwa y’ensi.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ayogera Mukama, ategeeza ebyo byonna okuva ku lubereberye lw'ensi.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama eyamanyisa ekyo okuva edda n'edda, bw'atyo bw'agamba.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ayogera Mukama, ategeeza ebyo byonna okuva ku lubereberye lw'ensi.