Acts 15:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti okutandika n'amazadde ag'edda, mu buli kibuga, Musa abadde n'abamuyigiriza; anti ku buli Sabbaato mu buli sinaagooga bamusoma.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ebintu byonna biri mu mateeka ga Musa, era bibuulirwa mu makuŋŋaaniro g’Abayudaaya mu buli kibuga buli lunaku lwa Ssabbiiti ebbanga lyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okuva edda Musa alina mu buli kibuga abamubuulira, ng'asomebwa mu makuŋŋaaniro buli ssabbiiti.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva edda ebyo ebyawandiikibwa Musa birina ababiyigiriza mu buli kibuga, era bisomebwa mu makuŋŋaaniro buli Sabbaato.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okuva edda Musa alina mu buli kibuga abamubuulira, ng'asomebwa mu makuŋŋaaniro buli ssabbiiti.