Acts 15:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe tukuŋŋaanye, ne tulaba nga kirungi okulonda abasajja tubabasindikire wamu ne bannaffe abaagalwa Barunaba ne Pawulo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyetuvudde tuteesa ffenna, era ne tukkiriziganya bumu, okubatumira ababaka baffe bajjire wamu n’abaagalwa baffe, Balunabba ne Pawulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
tusiimye, bwe tutabaganye n'omwoyo gumu, okulonda abantu okubatuma gye muli wamu n'abaagalwa baffe Balunabba ne Pawulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyetuvudde tukuŋŋaana, ne tusalawo okulonda n'okubatumira ababaka, bajje gye muli, nga bali n'abaagalwa baffe Barunaba ne Pawulo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tusiimye, bwe tutabaganye n'omwoyo gumu, okulonda abantu okubatuma gye muli wamu n'abaagalwa baffe Balunabba ne Pawulo,