Acts 15:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasajja abaawaayo obulamu bwabwe okubeera erinnya lya Mukama waffe Yezu Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abasajja abeewaddeyo okuweereza Mukama waffe Yesu Kristo nga tebabalirira bulamu bwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abantu abaasingawo obulamu bwabwe olw'erinnya lya Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abantu abaawaayo obulamu bwabwe olw'okuweereza Mukama waffe Yesu Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abantu abaasingawo obulamu bwabwe olw'erinnya lya Mukama waffe Yesu Kristo.